Zabbuli 47
Luganda Contemporary Bible (Biblica)
1Mukube mu ngalo mmwe amawanga gonna; muyimuse amaloboozi muyimbire nnyo Katonda ennyimba ez’essanyu;
2Mukama Ali Waggulu Ennyo wa ntiisa. Ye Kabaka afuga ensi yonna.
3Yatujeemululira abantu, n’atujeemululira amawanga ne tugafuga.
4Yatulondera omugabo gwaffe, Yakobo gw’ayagala mwe yeenyumiririza.
5Katonda alinnye waggulu ng’atenderezebwa mu maloboozi ag’essanyu eringi. Mukama alinnye nga n’amakondeere gamuvugira.
6Mutendereze Katonda, mumutendereze. Mumutendereze Kabaka waffe, mumutendereze.
7Kubanga Katonda ye Kabaka w’ensi yonna, mumutendereze ne Zabbuli ey’ettendo.
8Katonda afuga amawanga gonna; afuga amawanga ng’atudde ku ntebe ye entukuvu.
9Abakungu bannaggwanga bakuŋŋanye ng’abantu ba Katonda wa Ibulayimu; kubanga Katonda y’afuga abakulembeze b’ensi. Katonda agulumizibwenga nnyo.
Zabbuli
- 1
- 2
- 3
- 4
- 5
- 6
- 7
- 8
- 9
- 10
- 11
- 12
- 13
- 14
- 15
- 16
- 17
- 18
- 19
- 20
- 21
- 22
- 23
- 24
- 25
- 26
- 27
- 28
- 29
- 30
- 31
- 32
- 33
- 34
- 35
- 36
- 37
- 38
- 39
- 40
- 41
- 42
- 43
- 44
- 45
- 46
- 47
- 48
- 49
- 50
- 51
- 52
- 53
- 54
- 55
- 56
- 57
- 58
- 59
- 60
- 61
- 62
- 63
- 64
- 65
- 66
- 67
- 68
- 69
- 70
- 71
- 72
- 73
- 74
- 75
- 76
- 77
- 78
- 79
- 80
- 81
- 82
- 83
- 84
- 85
- 86
- 87
- 88
- 89
- 90
- 91
- 92
- 93
- 94
- 95
- 96
- 97
- 98
- 99
- 100
- 101
- 102
- 103
- 104
- 105
- 106
- 107
- 108
- 109
- 110
- 111
- 112
- 113
- 114
- 115
- 116
- 117
- 118
- 119
- 120
- 121
- 122
- 123
- 124
- 125
- 126
- 127
- 128
- 129
- 130
- 131
- 132
- 133
- 134
- 135
- 136
- 137
- 138
- 139
- 140
- 141
- 142
- 143
- 144
- 145
- 146
- 147
- 148
- 149
- 150
Open the interactive reader to switch translations, adjust type, and mark verses — or browse verses by topic.
© 1984, 1986, 1993, 2014 Biblica, Inc. · CC BY-SA 4.0